Hooo…Endagabutonde (DNA) Ekakasiza Abaana Bana (4) Bokka Nga Abaana B’omuyimbi Paul Kafeero, 21 Basuliddwa

Ebizuuliddwa mu kwekebejja endagabutonde (DNA) okwakolebwa abakugu ba Gavumenti bikakasizza nti ku bantu 25 abaali bagamba nti baana b’eyali omuyimbi wa Kadongo Kamu kati omugenzi Paul Kafeero, bana bokka be baakakasiddwa nga ddala baana be ab’omusaayi. Abaakakasiddwa kuliko Kafeero Benedicto, Kafeero Simon Peter, Kafeero Swaz Thomas, ne Nagawa Elizabeth. Related posts Munyagwa Urges Men to … Continue reading Hooo…Endagabutonde (DNA) Ekakasiza Abaana Bana (4) Bokka Nga Abaana B’omuyimbi Paul Kafeero, 21 Basuliddwa